• Buganda
  • It's partly a Paradies
  • zurück / back
    ENTAMU BW'EYATIKIRA
    ... OMUGOVO TEYOMBYA.

    Entamu bw'eyatika nga bagigoyeramu lumonde n'ebijanjaalo, eba eyatikidde ku mulimu gwayo; kyeva teyombya. Ekintu ekirala nakyo bwe kyonoonekera ku mulimu gwakyo tekisaana kuyombya bantu.

    zurück / back